Footnote
b Kati liyitibwa Essomero ly’Ababuulizi b’Enjiri y’Obwakabaka. Abo abali mu buweereza obw’ekiseera kyonna abaweerereza mu nsi endala era nga batuukiriza ebisaanyizo, basobola okusaba okugenda mu ssomero eryo mu nsi yaabwe oba mu nsi endala mwe basobola okulifunira mu lulimi lwabwe.