Footnote
a Nga wayise ekiseera nga Yusufu avudde mu kkomera, yagamba nti Yakuwa yali amwerabizza ennaku gye yayitamu bwe yamuwa omwana ow’obulenzi. Omwana we omubereberye yamutuuma Manase, kubanga yagamba nti: “Katonda anneerabizza ebizibu byange byonna.”—Lub. 41:51, obugambo obuli wansi.