Footnote
c EBIGAMBO EBINNYONNYOLWA: Ekisuubizo bye bigambo eby’amazima ebigambibwa omuntu oba abantu okubakakasa nti ekibagambiddwa kijja kubaawo. Ebintu Yakuwa by’atusuubiza bituyamba obuteeraliikirira kisukkiridde nga twolekagana n’ebizibu mu bulamu.