Footnote
b EBIGAMBO EBINNYONNYOLWA: Yakuwa yatuwa obusobozi obw’okukebera ebirowoozo byaffe, enneewulira yaffe, n’ebikolwa byaffe ne tusobola okweramula. Obusobozi obwo Bayibuli ebuyita omuntu ow’omunda. (Bar. 2:15; 9:1) Omuntu ow’omunda atendekeddwa Bayibuli y’oyo asinziira ku misingi gya Bayibuli okutulamula obanga bye tulowooza, bye tukola, oba bye twogera birungi oba bibi.