Footnote
a Kino kye kitundu ekisooka mu bitundu ebina ebigenda okutuyamba okulaba ensonga lwaki tusobola okuba abakakafu nti Yakuwa atufaako. Ebitundu ebirala ebisatu bijja kufulumira mu Omunaala gw’Omukuumi ogwa Maayi 2019. Ebitundu ebyo bijja kuba n’emitwe gino, “Okwagala n’Obwenkanya mu Kibiina Ekikristaayo,” “Okwagala n’Obwenkanya mu nsi Ennyonoonefu,” ne “Okubudaabuda Abo Abaakabasanyizibwa.”