Footnote
a Bwe tufaayo ku balala, kisobola okutuyamba okwongera okufuna essanyu mu mulimu gw’okubuulira era kisobola okuleetera abantu okwagala okutuwuliriza. Mu kitundu kino tugenda kulaba ebyo bye tuyigira ku Yesu n’ebintu bina bye tusobola okukola okulaga nti tufaayo ku bantu be tubuulira.