Footnote
a Yesu bwe yali ku nsi, emirundi esatu Yakuwa yayogera ng’asinziira mu ggulu. Mu gumu ku mirundi egyo, Yakuwa yagamba abayigirizwa ba Kristo okuwuliriza Omwana we. Leero Yakuwa ayogera naffe okuyitira mu Kigambo kye, mwe tusanga ebyo Yesu bye yayigiriza, era eyogera naffe ng’ayitira mu kibiina kye. Mu kitundu kino, tugenda kulaba engeri okuwuliriza Yakuwa ne Yesu gye kituganyulamu.