Footnote
a Sitaani ne badayimooni balimbalimba abantu ku bikwata ku mbeera y’abafu. Obulimba obwo buviiriddeko abantu okukola obulombolombo bungi obukontana n’Ebyawandiikibwa. Ekitundu kino kijja kukuyamba okusigala ng’oli mwesigwa eri Yakuwa ng’abalala bakupikiriza okwenyigira mu bulombolombo ng’obwo.