Footnote
a Abo abaakabasanyizibwa nga bakyali bato bayinza okwolekagana n’okusoomooza kungi n’oluvannyuma lw’emyaka mingi okuyitawo. Ekitundu kino kijja kutuyamba okumanya ensonga lwaki kiri bwe kityo. Era tugenda kulaba baani abasobola okubudaabuda abantu ng’abo. Ate era tujja kulaba ebintu ebitali bimu bye tusobola okukola okubudaabuda abantu ng’abo.