Footnote
d Tekyetaagisa bakadde kuleeta mwana abeerewo nga baliko bye babuuza oyo agambibwa okuba nti yamukabasanya. Omuzadde oba omuntu omulala omukulu omwana gw’asobola okweyabiza ayinza okubuulira abakadde ekyaliwo, ekyo ne kiyamba omwana obuteeyongera kulumizibwa mu nneewulira.