Footnote
d EBIFAANANYI: Mwannyinaffe ng’ali ku yunivasite. Omusomesa waabwe abayigiriza nti ssaayansi ne tekinologiya bisobola okugonjoola ebizibu by’abantu. Oluvannyuma ng’ali mu lukuŋŋaana mu Kizimbe ky’Obwakabaka tanyumirwa biyigirizibwa era abibuusabuusa.