Footnote
a Lutti, Yobu, ne Nawomi baaweereza Yakuwa n’obwesigwa naye era baayolekagana n’ebizibu mu bulamu bwabwe. Ekitundu kino kiraga ebyo bye tubayigirako. Ate era kiraga ensonga lwaki tusaanidde okugumiikiriza baganda baffe aboolekagana n’ebizibu, okubasaasira, n’okwogera nabo mu ngeri ey’ekisa.