Footnote
c EBIFAANANYI: Omusajja ali ku lugendo afuna ebitabo byaffe ku baganda baffe ababuulirira ku kisaawe ky’ennyonyi. Oluvannyuma ng’alambula ekitundu gy’alaze, alaba Abajulirwa ba Yakuwa abalala nga babuulira mu kifo ekya lukale. Bw’akomawo ewuwe, ababuulizi bajja awaka we ne bamubuulira.