Footnote
a Oluusi baganda baffe ne bannyinaffe abali mu buweereza obw’ekiseera kyonna kiyinza okubeetaagisa okulekera awo obuweereza bwabwe obwo oba bayinza okusindikibwa mu buweereza obulala. Ekitundu kino kiraga okusoomooza kwe basanga n’ekiyinza okubayamba okumanyiira. Era kiraga abalala bye bayinza okukola okubazzaamu amaanyi n’okubayamba, era n’emisingi egisobola okutuyamba ffenna okwaŋŋanga enkyukakyuka ze tuba tufunye.