Footnote
b Ate era baganda baffe bangi abali mu bifo eby’obuvunaanyizibwa bwe baatuuka ku myaka egimu, baalina okukwasa ab’oluganda abakyali abato mu myaka obuvunaanyizibwa bwe baalina. Laba ekitundu “Abakristaayo Abakaddiye Yakuwa Abasiima olw’Obwesigwa Bwe Mwolese,” mu Omunaala gw’Omukuumi ogwa Ssebutemba 2018, ne “Sigala ng’Olina Emirembe ku Mutima Wadde nga Wazzeewo Enkyukakyuka,” mu Omunaala gw’Omukuumi ogwa Okitobba 2018.