Footnote
a Abantu ba Yakuwa bamaze ekiseera kiwanvu nga balindirira Amagedoni. Mu kitundu kino tugenda kulaba Amagedoni ky’ategeeza, ebintu ebinaabaawo ng’anaatera okutuuka, n’engeri gye tusobola okusigala nga tuli beesigwa ng’enkomerero egenda esembera.