Footnote
b EBIFAANANYI: Ebintu ebikulu ebijja okubaawo mu kiseera kyaffe. (1) Tujja kwenyigira mu mulimu gw’okubuulira nga bwe kinaaba kisobose, (2) tujja kusigala nga tugoberera enteekateeka yaffe ey’okwesomesa, era (3) tujja kweyongera okwesiga Katonda nti ajja kutukuuma.