Footnote
a Mu kitundu kino tugenda kulaba ensonga lwaki tulina okugondera Yakuwa. Era tugenda kulaba engeri abakadde, bataata, ne bamaama gye bayinza okukozesaamu obuyinza Yakuwa bwe yabawa. Balina kinene kye basobola okuyigira ku Gavana Nekkemiya; Kabaka Dawudi; ne Maliyamu maama wa Yesu.