Footnote
f EBIFAANANYI: Omulenzi amaze ebiseera bingi ng’azannya emizannyo gy’oku kompyuta kyokka nga tannakola mirimu gy’awaka n’eby’amuweereddwa ku ssomero. Maama we akomyewo okuva ku mulimu nga mukoowu, naye yeewala okumukangavvula mu bukambwe oba ng’akozesa ebigambo ebivuma.