Footnote
a Ng’enkomerero egenda esembera, ffenna twetaaga okuba n’enkolagana ey’oku lusegere ne bakkiriza bannaffe. Mu kitundu kino tugenda kulaba bye tuyinza okuyigira ku Yeremiya. Ate era tugenda kulaba engeri emikwano egy’oku lusegere gye tukola kati gye gijja okutuyambamu mu biseera ebizibu.