Footnote
a Omwaka guno, omukolo gw’okujjukira okufa kwa Yesu gujja kubaawo ku Lwokubiri nga Apuli 7. Tusaanidde kutwala tutya abo abalya ku mugaati era abanywa ku nvinnyo ku mukolo ogwo? Singa omuwendo gw’abo abalya gweyongera, kyanditweraliikirizza? Ekitundu kino ekyesigamiziddwa ku Omunaala gw’Omukuumi ogwa Jjanwali 2016 kijja kuddamu ebibuuzo ebyo.