Footnote
c EBIFAANANYI: Mu lukuŋŋaana lw’abakadde, ow’oluganda akuze mu myaka era akubiriza Omunaala gw’Omukuumi asabibwa okutendeka ow’oluganda omuto abe nga y’atwala obuvunaanyizibwa obwo. Wadde ng’ow’oluganda oyo akuze mu myaka ayagala nnyo enkizo ye eyo, akola ekyo ekisaliddwawo abakadde n’atendeka bulungi ow’oluganda omuto era n’amusiima.