Footnote
a Oluusi n’oluusi, ffenna tweraliikirira olw’ebizibu bye tuba twolekagana nabyo. Ekitundu kino kyogera ku baweereza ba Yakuwa basatu aboogerwako mu Bayibuli abaalina ebibeeraliikiriza. Era kiraga engeri Yakuwa gye yabudaabuda era n’agumya buli omu ku bo.