Footnote
b EBIGAMBO EBINNYONNYOLWA: Okweraliikirira kwe kuwulira ng’omutima gukwewanise. Kiyinza okuva ku kulowooza ennyo ku mbeera y’eby’enfuna, obulwadde, ebizibu mu maka, oba ebizibu ebirala. Ate era tuyinza okweraliikirira olw’ensobi ze twakola emabega oba olw’ebizibu bye tulowooza nti tujja kufuna mu biseera eby’omu maaso.