Footnote
a Engeri gye tutwalamu ekitundu kye tubuuliramu ekwata etya ku ngeri gye tubuuliramu ne gye tuyigirizaamu? Ekitundu kino kiraga engeri Yesu n’omutume Pawulo gye baatwalangamu abo be baabanga babuulira, n’engeri gye tuyinza okubakoppa nga tulowooza ku nzikiriza z’abantu be tusanga, ebintu bye baagala, n’obusobozi bwabwe.