Footnote
c EBIFAANANYI: Omwami n’omukyala bwe baba babuulira nnyumba ku nnyumba, beetegereza (1) amaka agalabirirwa obulungi era agasimbiddwako ebimuli; (2) amaka agalimu abaana; (3) amaka agatafiibwako munda n’ebweru; ne (4) amaka agettanira eby’eddiini. Nnyumba ki mw’osobola okusanga omuntu ayinza okufuuka omuyigirizwa wa Kristo?