Footnote
a Abaweereza ba Yakuwa bangi leero boolekagana n’ebizibu ebireetebwa obukadde; ate abalala balina endwadde ez’amaanyi. Ate era ffenna oluusi tuba bakoowu. N’owekyo, eky’okudduka embiro kiyinza okulabika ng’ekizibu ennyo. Ekitundu kino kiraga engeri ffenna gye tusobola okudduka n’obugumiikiriza ne tuwangula embiro ez’obulamu omutume Pawulo ze yayogerako.