Footnote
a Mu nsi gy’olimu osobola okusinza Yakuwa kyere? Bwe kiba kityo, okozesa otya ekiseera ekyo eky’emirembe? Ekitundu kino kigenda kulaga engeri gy’oyinza okukoppa Kabaka Asa ow’omu Yuda n’Abakristaayo ab’omu kyasa ekyasooka. Baakozesa bulungi ekiseera eky’emirembe.