Footnote
a Abamu ku ffe kiyinza okutuzibuwalira okukola enkyukakyuka mu ndowooza yaffe ne mu bikolwa byaffe. Ekitundu kino kiraga ensonga lwaki ffenna twetaaga okukola enkyukakyuka n’engeri gye tusobola okusigala nga tuli basanyufu nga tukola enkyukakyuka ezo.