Footnote
a Ekyawandiikibwa ky’omwaka 2021 kiraga obukulu bw’okwesiga Yakuwa nga twolekagana n’ebintu ebyeraliikiriza mu kiseera kino n’ebyo bye tugenda okwolekagana nabyo mu biseera eby’omu maaso. Ekitundu kino kiraga engeri gye tuyinza okukolera ku kyawandiikibwa ky’omwaka ekyo.