Footnote
a Ebyawandiikibwa bingi mu Bayibuli biraga nti Yakuwa ayagala nnyo abaweereza be era abayamba nga boolekagana n’ebizibu. Ekitundu kino kiraga engeri gy’oyinza okwesomesaamu Bayibuli mu ngeri eneekuyamba okuganyulwa mu bujjuvu mu byawandiikibwa by’osoma.