Footnote
a Abamu ku ffe mu kiseera kino tetulina muntu gwe tuyigiriza Bayibuli. Naye ffenna tusobola okuyamba omuntu okukulaakulana n’atuuka okubatizibwa. Mu kitundu kino tugenda kulaba engeri buli omu ku ffe gy’asobola okuyamba omuyizi wa Bayibuli n’atuuka okubatizibwa.