Footnote
b Mu buweereza bwe, oluusi Yesu yayogeranga ebigambo oba yabuuzanga ebibuuzo nga talina kigendererwa kya kulaga nneewulira ye, wabula ng’ayagala okuleetera abagoberezi be okuwa endowooza zaabwe oba okwoleka okukkiriza kwabwe.—Mak. 7:24-27; Yok. 6:1-5; laba Omunaala gw’Omukuumi ogwa Okitobba 15, 2010, lup. 4-5.