Footnote
a Ebiseera bye tulimu bizibu nnyo, naye Yakuwa atuwa obuyambi bwe twetaaga okusobola okubyaŋŋanga. Mu kitundu kino tugenda kulaba engeri Yakuwa gye yayambamu omutume Pawulo ne Timoseewo okweyongera okumuweereza wadde nga baali boolekagana n’ebizibu. Era tugenda kulaba ebintu bina Yakuwa by’atuwadde okusobola okutuyamba okwaŋŋanga ebizibu bye twolekagana nabyo leero.