Footnote
a Yakuwa atuwadde enkizo ey’okubuulira n’okuyigiriza abantu okukwata ebyo byonna Yesu bye yalagira. Kiki ekituleetera okwagala okuyigiriza abalala? Kusoomooza ki kwe tufuna mu mulimu gw’okubuulira n’okufuula abantu abayigirizwa? Era tuyinza tutya okuvvuunuka okusoomooza okwo? Ekitundu kino kigenda kuddamu ebibuuzo ebyo.