Footnote
a Ffenna twolekagana n’ebizibu ebitali bimu. Bingi ku byo tebisobola kuvaawo mu kiseera kino; tulina kubigumira bugumizi. Naye si ffe ffekka abagumiikiriza. Ne Yakuwa alina ebintu bingi by’agumiikirizza. Mu kitundu kino, tugenda kulabayo ebintu mwenda. Tugenda kulaba ebirungi ebivudde mu kuba nti Yakuwa agumiikirizza n’engeri gye tuyinza okumukoppamu.