LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS

Footnote

a Wali owuliddeko omuweereza wa Yakuwa omu amaze emyaka mingi mu mazima ng’agamba nti, ‘Nnali sisuubira nti nnandikaddiye ng’enkomerero tennajja? Olw’okuba tuli mu biseera ebizibu ennyo, twagala nnyo okulaba nga Yakuwa azikiriza enteekateeka ya Sitaani eno. Naye tulina okuyiga okuba abagumiikiriza. Mu kitundu kino tugenda kulaba emisingi gya Bayibuli egisobola okutuyamba okuba abagumiikiriza. Ate era, tugenda kulabayo embeera za mirundi ebiri mwe tuteekeddwa okulindirira Yakuwa. Oluvannyuma tujja kulaba emikisa abo abalindirira n’obugumiikiriza gye bajja okufuna.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share