Footnote
c Ebyo ebyayogerwa abayivu abasukka mu 60 nga mwe muli ne bannassaayansi abakkiriza nti ebintu byatondebwa, bisangibwa mu Watch Tower Publications Index. Wansi w’omutwe, “Ssaayansi,” wansi w’omutwe omutono, “Bannassaayansi Balaga Ensonga Lwaki Bakkiririza mu Kutondebwa kw’Ebintu.” Ebimu ku ebyo bye baayogera bisangibwa ne mu Ekitabo Ekiyamba Abajulirwa ba Yakuwa Okunoonyereza. Wansi w’omutwe, “Ssaayansi ne Tekinologiya,” wansi wa, “‘Okubuuza Ebibuuzo’ (Ebitundu Ebitera Okufulumira mu Zuukuka!)”