Footnote
a Ebintu byonna ebirungi biva eri Yakuwa. Abantu bonna abawa ebirungi, nga mw’otwalidde n’abantu ababi. Naye okusingira ddala, ayagala nnyo okukolera abaweereza be abeesigwa ebintu ebirungi. Mu kitundu kino, tugenda kulaba engeri Yakuwa gy’akolera abaweereza be ebintu ebirungi. Ate era tugenda kulaba engeri ey’enjawulo Yakuwa gy’akoleramu ebintu ebirungi abo abagaziya ku buweereza bwabwe gy’ali.