Footnote
a Mu kitundu kino tugenda kwogera ku kutegeera okupya okukwata ku Kaggayi 2:7. Ate era tugenda kulaba engeri gye tuyinza okwenyigira mu mulimu ogukankanya amawanga gonna. Era tugenda kulaba nti omulimu guno ogw’okukankanya amawanga abantu abamu bagusiima ate abalala tebagusiima.