Footnote
d EBIFAANANYI: Kaggayi yakubiriza abantu ba Katonda okuba abanyiikivu basobole okumaliriza yeekaalu, era n’abantu ba Katonda leero babuulira amawulire amalungi n’obunyiikivu. Ow’oluganda ne mukyala we nga babuulira ku kukankanya amawanga okusembayo okunaatera okubaawo.