Footnote
a Mu kitundu kino tugenda kulaba ekyokulabirako Yesu kye yassaawo ku ngeri entuufu ey’okusinzaamu Yakuwa, era n’engeri abayigirizwa be gye baagoberera ekyokulabirako ekyo. Ate era tugenda kulaba obukakafu obulaga nti Abajulirwa ba Yakuwa bagoberera ekyokulabirako kye kimu.