Footnote
c EBIFAANANYI: Yakuwa alaga abantu bonna okwagala nga mwe muli n’abaweereza be. Obufaananyi obuli waggulu w’abantu bulaga ebimu ku bintu by’akoze ebiraga nti ayagala abantu. Ekisinga obukulu mu byonna kye ky’okuwaayo Omwana we okufiirira abantu aboonoonyi.