Footnote
a Yakuwa ayagala tulage baganda baffe ne bannyinaffe mu kibiina okwagala okutajjulukuka. Tusobola okweyongera okutegeera obulungi okwagala okutajjulukuka bwe twekenneenya engeri abamu ku baweereza ba Katonda mu biseera eby’edda gye baakwolekamu. Mu kitundu kino tugenda kulaba bye tuyinza okuyigira ku Luusi, Nawomi, ne Bowaazi.