Footnote
a Twagala nnyo Yakuwa era twagala okukola ebimusanyusa. Yakuwa mutukuvu, era asuubira n’abaweereza be okuba abatukuvu. Ddala abantu abatatuukiridde basobola okuba abatukuvu? Yee. Bwe twetegereza okubuulirira omutume Peetero kwe yawa Bakristaayo banne, era n’ebyo Yakuwa bye yalagira eggwanga lya Isirayiri ery’edda, kijja kutuyamba okumanya engeri gye tuyinza okuba abatukuvu mu nneeyisa yaffe yonna.