Footnote
b EBIFAANANYI: Ow’oluganda afiiriddwa omulimu gwe talina ssente zimala kulabirira ba mu maka ge, era yeetaaga okufuna ennyumba endala aw’okusula. Bw’ateegendereza, ayinza okweraliikirira ekisukkiridde n’alemererwa okukulembeza obuweereza bwe eri Yakuwa.