Footnote
a Yakobo yakulira mu maka ge gamu ne Yesu. Yakobo yali amanyi bulungi nnyo Omwana wa Katonda atuukiridde okusinga abantu abasinga obungi abaaliwo mu kiseera ekyo. Mu kitundu kino tugenda kulaba bye tuyigira ku muganda wa Yesu oyo eyafuuka empagi mu kibiina Ekikristaayo mu kyasa ekyasooka. Ate era tugenda kulaba bye tuyigira ku ebyo bye yayigiriza.