Footnote
a Ffenna tusobola okuganyulwa mu kyokulabirako abalala kye baba bataddewo. Naye tetusaanidde kwegeraageranya na balala. Ekitundu kino kigenda kutuyamba okulaba engeri gye tuyinza okusigala nga tuli basanyufu era n’okwewala okugwa mu katego ak’okufuna amalala n’okwegeraageranya n’abalala, ekintu ekiyinza okutumalamu amaanyi.