Footnote
a Ebiseera bye tulimu bikulu nnyo! Obunnabbi obuli mu kitabo ky’Okubikkulirwa butuukirizibwa leero. Obunnabbi obwo butukwatako butya? Mu kitundu kino ne mu bitundu ebibiri ebiddako, tugenda kulaba engeri gye tuyinza okweyongera okusinza Yakuwa Katonda waffe mu ngeri gy’asiima, nga tukolera ku bintu ebiwandiikiddwa mu kitabo ekyo.