Footnote
a Ekitabo ky’Okubikkulirwa bwe kiba kyogera ku balabe ba Katonda, kikozesa obubonero obutali bumu. Ekitabo kya Danyeri kituyamba okutegeera amakulu g’obubonero obwo. Mu kitundu kino tugenda kugeraageranya obumu ku bunnabbi obuli mu kitabo kya Danyeri n’obwo obubufaanana obuli mu kitabo ky’Okubikkulirwa. Ekyo kijja kutuyamba okumanya abalabe ba Katonda. Era tujja kulaba ekigenda okubatuukako.